VanLoui Terrace Bulenga ebaletede VJ Emmy mu movie night ku Monday Night Live.

Abantu be Bulaga,Buloba,Bulenga,Busega,Natete n’ebitundu ebirilanyewo mwetegeke ku Monday eno nga 13/3/2023, Anti One Train Africa ne ba DJs baayo bonna tubasazeeko awo mu movie night ne VJ Emmy. Tosubwa movie ku lutimbe ggaggade nga VJ Emmy agyogerera live okuva saawa 3 ezakawungeezi ate olumariliza movie olwo nze kenyini Dj Kuuz wamu nebanange aba One Train Africa okuli Kunta Dj wamu ne Duke Play tusumulule endongo okukeesa obudde. Tewelabila nti abantu 200 abasooka okuyingila bafuna popcorn 🍿 zabwerere ku mulyango. Okuyingila kwa bwerere. Twesangeyo #MondayNightLive 

0 Replies to “VanLoui Terrace Bulenga ebaletede VJ Emmy mu movie night ku Monday Night Live.”

Leave a Reply

Your email address will not be published.